Revelation 7:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne muddamu nti: “Ssebo, ggwe omanyi.” N'aŋŋamba nti: “Abo be baayita mu kubonaabona okunene; baayoza engoye zaabwe ne bazaamula mu musaayi gw'Akaliga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne nziramu nti. “Mukama wange, gw’omanyi.” N’aŋŋamba nti, “Bano be baayita mu kubonaabona okunene, ne bayoza ebyambalo byabwe ne babitukuza mu musaayi gw’Omwana gw’Endiga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne mmugamba nti, “Mukama wange, gw'omanyi.” N'aŋŋamba nti, “Bano be baava mu kubonaabona kuli okungi, ne bayoza ebyambalo byabwe, ne babitukuza mu musaayi gw'Omwana gw'endiga.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne mmuddamu nti: “Mukama wange, ggwe omanyi.” N'aŋŋamba nti: “Bano be baayita mu kubonaabona okungi, ne bayoza ebyambalo byabwe ne babitukuza mu musaayi gw'Omwana gw'Endiga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne mmugamba nti Mukama wange, gw'omanyi. N'aŋŋamba nti Bano be baava mu kubonaabona kuli okungi, ne bayoza ebyambalo byabwe, ne babitukuza mu musaayi gw'Omwana gw'endiga.