Revelation 7:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tebaliddayo kulumwa njala, oba okulumwa ennyonta, yadde enjuba oba ebbugumu eddala lyonna okubookya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tebaliddayo kulumwa njala wadde ennyonta, newaakubadde omusana okubookya wadde ekyokya ekirala kyonna;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tebalirumwa njala nate, so tebalirumwa nnyonta nate, so omusana tegulibookya, newakubadde okwokya kwonna;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Tebaliddayo kulumwa njala na nnyonta. Tebalyokebwa njuba, wadde ekyokya ekirala kyonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tebalirumwa njala nate, so tebalirumwa nnyonta nate, so omusana tegulibookya, newakubadde okwokya kwonna: