Revelation 7:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
akakumi kamu mu enkumi bbiri okuva mu kika kya Aseri, akakumi kamu mu enkumi bbiri okuva mu kika kya Nafutali, akakumi kamu mu enkumi bbiri okuva mu kika kya Manasse,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ab’omu kika kya Aseri omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), ab’omu kika kya Nafutaali omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), ab’omu kika kya Manaase omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000),
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ab'omu kika kya Aseri omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), Ab'omu kika kya Nafutaali omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), Ab'omu kika kya Manase omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000),
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ab'omu Kika kya Aseeri, omutwalo gumu mu enkumi bbiri; ab'omu Kika kya Nafutaali, omutwalo gumu mu enkumi bbiri, ab'omu Kika kya Manasse, omutwalo gumu mu enkumi bbiri;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ab'omu kika kya Aseri kakumi mu enkumi bbiri: Ab'omu kika kya Nafutaali kakumi mu enkumi bbiri: Ab'omu kika kya Manaase kakumi mu enkumi bbiri: