Revelation 7:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
akakumi kamu mu enkumi bbiri okuva mu kika kya Zebuluni, akakumi kamu mu enkumi bbiri okuva mu kika kya Yozefu, akakumi kamu mu enkumi bbiri abassibwako akabonero okuva mu kika kya Benyamiini.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ab’omu kika kya Zebbulooni omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), ab’omu kika kya Yusufu omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), ab’omu kika kya Benyamini omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000). Abo be baateekebwako akabonero k’envumbo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ab'omu kika kya Zebbulooni omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), Ab'omu kika kya Yusufu omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), Ab'omu kika kya Benyamini abaateekebwako envumbo omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ab'omu Kika kya Zebbulooni, omutwalo gumu mu enkumi bbiri; ab'omu Kika kya Yosefu, omutwalo gumu mu enkumi bbiri; n'ab'omu Kika kya Benyamiini, omutwalo gumu mu enkumi bbiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ab'omu kika kya Zebbulooni kakumi mu enkumi bbiri: Ab'omu kika kya Yusufu kakumi mu enkumi bbiri: Ab'omu kika kya Benyamini abaateekebwako akabonero kakumi mu enkumi bbiri.