Revelation 8:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akaliga ate ne kabembula envumbo eyoomusanvu, ne wabaawo akasiriikiriro mu ggulu nga ka kitundu kya ssaawa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Omwana gw’Endiga bwe yabembulula akabonero k’envumbo ak’omusanvu ne wabaawo akasiriikiriro mu ggulu lyonna okumala ng’ekitundu ky’essaawa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omwana gw'Endiga bwe yabembula envumbo ey'omusanvu, ne wabaawo akasiriikiriro mu ggulu okumala nga kitundu kya ssaawa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omwana gw'Endiga bwe yabembula akabonero ak'omusanvu, ne wabaawo akasiriikiriro mu ggulu okumala nga kitundu kya ssaawa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe Yabembula akabonero ak'omusanvu, ne waba akasiriikiriro mu ggulu nga kitundu kya ssaawa.