Revelation 8:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne ndaba ate bamalayika omusanvu, abayimirira mu maaso ga Katonda; ne baweebwa amakondeere musanvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne ndaba bamalayika omusanvu abaali bayimiridde mu maaso ga Katonda ne baweebwa amakondeere musanvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne ndaba bamalayika musanvu abaayimirira mu maaso ga Katonda ne baweebwa obugombe musanvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne ndaba bamalayika musanvu abayimirira mu maaso ga Katonda, ne baweebwa eŋŋombe musanvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ndaba bamalayika musanvu abaayimirira mu maaso ga Katonda; ne baweebwa obugombe musanvu.