Revelation 8:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukka gw'obubaani ne guva mu mukono gwa malayika ne gwambuka ewa Katonda awamu n'essaala z'abatuukirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Akaloosa akalungi n’omukka ebyava mu bubaane obutabuddwamu n’okusaba kw’abatukuvu ne kambuka eri Katonda nga kava mu kyoto malayika mwe yabufuka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'omukka gw'obubaane ne gulinnya wamu n'okusaba kw'abatukuvu nga guva mu mukono gwa malayika mu maaso ga Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukka gw'obubaane, awamu n'essaala z'abantu ba Katonda, ne biva mu ngalo za malayika, ne byambuka mu maaso ga Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'omukka gw'obubaane ne gulinnya wamu n'okusaba kw'abatukuvu nga guva mu mukono gwa malayika mu maaso ga Katonda.