Revelation 8:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bamalayika omusanvu abaalina amakondeere omusanvu ne beeteekateeka okugafuuwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo bamalayika omusanvu abaalina amakondeere omusanvu ne beetegeka okufuuwa amakondeere gaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne bamalayika omusanvu abaalina obugombe omusanvu ne beeteekateeka okufuuwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo bamalayika omusanvu abaalina eŋŋombe omusanvu, ne bateekateeka okuzifuuwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bamalayika omusanvu abalina obugombe omusanvu ne beeteekateeka okufuuwa.