Revelation 9:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate malayika owoomukaga n'afuuwa ekkondeere, ne mpulira eddoboozi eriva mu mayembe ana ag'omwaliiro ogwa zaabu oguli awo mu maaso ga Katonda,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo malayika ow’omukaaga n’afuuwa ekkondeere lye, ne mpulira eddoboozi nga lyogera okuva mu mayembe ana agali ku kyoto ekya zaabu ekiri mu maaso ga Katonda,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Malayika ow'omukaaga n'afuuwa, ne mpulira eddoboozi nga lyogera okuva mu mayembe ana agali ku kyoto ekya zaabu ekiri mu maaso ga Katonda,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo malayika ow'omukaaga n'afuuwa eŋŋombe ye. Ne mpulira eddoboozi eriva mu nsonda ennya ez'ekyoto ekya zaabu, ekiri mu maaso ga Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Malayika ow'omukaaga n'afuuwa, ne mpulira eddoboozi eryava mu nsonda ennya ez'ekyoto ekya zaabu ekiri mu maaso ga Katonda,