Revelation 9:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuwendo gw'abalwanyi ab'eggye eryebagazi gwali obukumi bubiri emirundi kakumi; omuwendo gwabwe naguwulira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne mpulira omuwendo ogw’eggye ery’abaserikale nga bali obukadde ebikumi bibiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne mpulira omuwendo gw'eggye ery'abeebagala embalaasi gwali obukadde bibiri (200,000,000).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne mpulira omuwendo ogw'eggye ery'abeebagadde embalaasi: baali omutwalo gumu emirundi ebiri, emirundi omutwalo gumu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'omuwendo gw'eggye ery'abeebagala embalaasi obukumi kakumi emirundi ebiri: ne mpulira omuwendo gwabwe.