Revelation 9:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu nnaku ezo abantu balinoonya olumbe naye ne batalusanga; balyegomba okufa, naye olumbe ne lubeesamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu biro ebyo abantu balyagala okwetta naye tekirisoboka kubanga okufa kuliba kubeesamba; balyegomba okufa naye kwo, nga kubadduka buddusi!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu nnaku ezo abantu balinoonya okufa, so tebalikulaba n'akatono; era balyegomba okufa, era okufa nga kubadduka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu nnaku ezo abantu balinoonya olumbe lubatte, ne batalulaba, balyegomba okufa, naye kulibadduka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne mu nnaku ezo abantu balinoonya okufa, so tebalikulaba n'akatono; era balyegomba okufa, era okufa nga kubadduka.