Romans 1:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu ssaala zange, nga mpanjaga nti: Katonda ng'abadde ayagadde, ku luno nsobole okubatuukako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga mbegayiririra bulijjo mu kusaba kwange, ndyoke nsobole okubatuukako nga Katonda bw’anaayagala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nga nneegayirira bulijjo mu kusaba kwange, Katonda bw'ayagala, ndyoke ntambuzibwe bulungi okujja gye muli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nga mmwegayirira nti ye bw'asiima, ntambule bulungi, nsobole olumu okutuuka gye muli,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga nneegayirira bulijjo mu kusaba kwange ndyoke ntambuzibwe bulungi ne kaakano, Katonda bw’ayagala, okujja gye muli.