Romans 1:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekitiibwa kya Katonda atafa ne bakiwaanyisa n'ebifaananyi by'omuntu afa, n'eby'ennyonyi n'ensolo n'ebyewalula.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne bawanyisa ekitiibwa kya Katonda ataggwaawo okukifaananyiriza ekifaananyi ky’omuntu aggwaawo, n’eky’ebinyonyi, n’eky’ebirina amagulu ana n’eky’ebyewalula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne bawaanyisa ekitiibwa kya Katonda ataggwaawo okufaanana ekifaananyi ky'omuntu aggwaawo, n'eky'ebinyonyi, n'eky'ebisolo, n'eky'ebyewalula.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekitiibwa kye bandiwadde Katonda ataggwaawo, ne bakiwa ebifaananyi by'abantu obuntu, n'eby'ebinyonyi, n'eby'ensolo, n'eby'ebyewalula.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne bawaanyisa ekitiibwa kya Katonda ataggwaawo okufaanana ekifaananyi ky'omuntu aggwaawo, n'eky'ebibuuka n'eky'ebirina amagulu ana n'eky'ebyewalula.