Romans 1:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
eyogera ku Mwana we, oyo mu bw'omuntu ava mu lulyo lwa Dawudi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ebyogera ku Mwana we, eyava mu zadde lya Dawudi mu mubiri,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Enjiri ekwata ku Mwana we, eyazaalibwa mu zzadde lya Dawudi mu mubiri,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
agafa ku Mwana we. Ng'omuntu, Omwana oyo yazaalibwa nga muzzukulu wa Dawudi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ebigambo ebyogera ku Mwana we, eyazaalibwa mu zzadde lya Dawudi mu mubiri,