Romans 10:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti Ekiwandiiko ekitukuvu kigamba nti: “Buli yenna amukkiriza taliswazibwa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Ebyawandiikibwa bigamba nti, “Buli amukkiriza taliswazibwa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ebyawandiikibwa byogera nti, “Buli amukkiriza talikwasibwa nsonyi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyawandiikibwa bwe kigamba nti “Buli amukkiriza taliswazibwa,”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ebyawandiikibwa byogera nti Buli amukkiriza talikwasibwa nsonyi.