Romans 11:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kati ab'amawanga mmwe ŋŋamba: Nga nkyali Mutume w'amawanga, omulimu gwange nagussangamu ekitiibwa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano njogera gye muli Abaamawanga, nga bwe ndi omutume eri Abaamawanga, ngulumiza obuweereza bwange,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kaakano njogera nammwe ab'amawanga. Kale kubanga nze ndi mutume wa b'amawanga, ngulumiza okuweereza kwange,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kaakano ŋŋamba mmwe ab'amawanga amalala: nga bwe ndi omutume eri ab'amawanga amalala, nzisaamu omulimu gwange ekitiibwa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye mbagamba mmwe ab'amawanga. Kale kubanga nze ndi mutume wa b'amawanga, ngulumiza okuweereza kwange: