Romans 11:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nabo kati tebawulira olw'okubeera ekisa ekibagiriddwa nabo balyoke basaasirwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bwe batyo nabo kaakano bajeemu, eri ekyo ekyali okusaasira gye muli, balyoke basaasirwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe batyo nabo kaakati bajeemu, balyoke basaasirwe nga mmwe bwe mwasaasirwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kaakano nabo bajeemye, balyoke bakwatirwe ekisa ekyakwatirwa mmwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bwe kityo nabo kaakati tebawulidde, olw'okusaasirwa kwammwe kaakati nabo balyoke basaasirwe.