Romans 11:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga Katonda abantu bonna yabasibira mu butawulira alyoke bonna abasaasire.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Katonda yaleka abantu bonna mu bujeemu alyoke abakwatirwe ekisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Katonda yasiba abantu bonna mu bujeemu, alyoke asaasire bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda yaleka abantu bonna mu bujeemu, alyoke akwatirwe bonna ekisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Katonda yasiba bonna mu butawulira, alyoke asaasire bonna.