Romans 11:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ani yali ategedde Omukama by'alowooza? Ani yali amusalidde ku magezi?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kubanga ani ayinza okutegeera okulowooza kwa Mukama? Oba ani ayinza okumuluŋŋamya?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Kubanga ani eyali ategedde ebirowoozo bya Mukama? Oba ani eyali amuwadde amagezi?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyawandiikibwa kigamba nti: “Ani yali amanye Mukama by'alowooza? Ani yali amuwadde amagezi?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ani eyali amanye ebirowoozo bya Mukama? oba ani eyali amuwadde amagezi?