Romans 11:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ani yali amutonedde nti ye kati amuddize?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Oba ani eyali asoose okumuwa ekintu, alyoke amuddizeewo?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Oba ani eyali amuwadde ekirabo alyoke amuddizewo?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oba ani yali amuwadde ekirabo naye alyoke amuddize?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
oba ani eyali asoose okumuwa ekintu, era aliddizibwa nate?