Romans 11:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda okumwanukula yamugamba atya? Yamugamba nti: “Neeterekeddewo abasajja kasanvu abatakubiranga Baali mavi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Katonda yamuddamu atya? Yamugamba nti: “Neesigalizzaawo abasajja kasanvu abatafukaamirira Baali.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Katonda yamuddamu nti, “Nze nneekumidde abasajja kasanvu (7,000), abatafukaamiriranga Baali.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Katonda yamuddamu atya? Nti: “Neeterekeddewo abantu kasanvu, abatafukaamiriranga Baali.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye okuddamu kwa Katonda kumugamba kutya? Nti Nze nneefissirizzaawo abasajja kasanvu, abatafukaamiriranga Baali.