Romans 11:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi naye n'agamba nti: “Olujjuliro lwabwe lubafuukire omutego, ekitimba, ekyesittazo, ekibonerezo;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne Dawudi yagamba nti, “Leka ekijjulo kyabwe kibafuukire omutego, era ekitimba, eky’okubatega era empeera ebasaanira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Dawudi ayogera nti, Emmeeza yaabwe ebafuukire akakunizo n'ekigu, N'enkonge, n'empeera gyebali;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne Dawudi agamba nti: “Ekijjulo kyabwe kibafuukire omutego n'ekigu, enkonge n'ekibonerezo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Dawudi ayogera nti Emmeeza yaabwe ebafuukire akakunizo n'ekigu, N'enkonge, n'empeera gye bali: