Romans 12:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Temuddirira mu kwagala, mubugujje mu Mwoyo, muweereze Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
mu kunyiikira so si mu kugayaala. Musanyukirenga mu mwoyo nga muweereza Mukama,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mubeere banyiikivu si bagayaavu; nga muli basanyufu mu mwoyo; nga muweereza Mukama waffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mubeerenga banyiikivu, temugayaalanga. Mweweereyo ddala mu kuweereza Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mu kunyiikira si bagayaavu; abasanyufu mu mwoyo; nga mubeeranga baddu ba Mukama waffe;