Romans 13:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli muntu agondere abakulu abali mu buyinza, kubanga mpaawo buyinza butava eri Katonda, na bwonna obuliwo kati Katonda ye yabussaawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli muntu awulirenga abafuzi, kubanga tewali buyinza butava eri Katonda, era n’abafuzi abaliwo Katonda ye yabalonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli muntu awulirenga abakulu abafuga, kubanga tewali bukulu butava eri Katonda; n'abakulu abaliwo baateekebwawo Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli muntu awulirenga abafuzi, kubanga obuyinza bwonna buva eri Katonda, era abafuzi abaliwo, Katonda ye yabateekawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli muntu awulirenga abakulu abafuga: kubanga tewali bukulu butava eri Katonda; n'abakulu abaliwo baalagirwa Katonda.