Romans 13:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muwe emisolo lwa nsonga ye emu, kubanga bano baweereza ba Katonda olw'okutuukiriza omulimu ogwo bulijjo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era kyemuva muwa omusolo kubanga abakozi abo baweereza ba Katonda nga banyiikirira emirimu gyabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era kyemuva muwa omusolo; kubanga be baweereza ba Katonda, nga banyiikirira mu mulimu ogwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era kyemuva muwa omusolo, kubanga abafuzi baba baweereza ba Katonda, bwe banyiikirira emirimu gyabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era kyemuva muwa omusolo; kubanga be baweereza ba Katonda, nga banyiikirira mu mulimu ogwo.