Romans 14:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga obwakabaka bwa Katonda tebuli mu kulya oba mu kunywa, wabula mu butuukirivu, mu ddembe ne mu ssanyu mu Mwoyo Mutuukirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga obwakabaka bwa Katonda si kulya na kunywa, wabula butuukirivu na mirembe, na ssanyu mu Mwoyo Omutukuvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga obwakabaka bwa Katonda si kwe kulya n'okunywa, wabula butuukirivu na mirembe na ssanyu mu Mwoyo Omutukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obwakabaka bwa Katonda tebuli mu kulya na kunywa, wabula mu butuukirivu na mirembe na ssanyu, Mwoyo Mutuukirivu by'atuwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga obwakabaka bwa Katonda si kwe kulya n'okunywa, wabula butuukirivu na mirembe na ssanyu mu Mwoyo Omutukuvu: