Romans 14:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olw'okubeera ekyo Kristu kyeyava afa ate n'addamu okuba omulamu alyoke abeere Mukama w'abafu n'abalamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ekyo Kristo kye yafiira ate n’abeera omulamu, alyoke abeere Mukama w’abo abaafa era n’abalamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Kristo kyeyava afa n'abeera omulamu, alyoke abeerenga Mukama w'abafu era n'abalamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kristo kyeyava afa n'azuukira, alyoke abeerenga Mukama w'abafu n'abalamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Kristo kyeyava afa n'abeera omulamu, alyoke abeerenga Mukama w'abafu era n'abalamu.