Romans 15:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate era awalala wagamba nti: “Amawanga, mujaguze n'abantu be;”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era n’ayongera n’agamba nti: “Mmwe Abaamawanga musanyukirenga wamu n’abantu be.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nate ayogera nti, “Musanyukenga, mmwe ab'amawanga, wamu n'abantu be.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ekyawandiikibwa ekirala kigamba nti: “Mmwe ab'amawanga amalala, musanyukirenga wamu n'abantu be.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nate ayogera nti Musanyukenga, mmwe ab'amawanga, wamu n'abantu be.