Romans 15:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Abo abaali batamubuulirwanga baliraba, abo abaali batawuliranga balitegeera.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga bwe kyawandiikibwa nti, “Abo abatategeezebwanga bimufaako baliraba, n’abo abatawulirangako balitegeera.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye nga bwe kyawandiikibwa nti, “Baliraba abatabuulirwanga bigambo bye,” Era abatamuwulirangako balitegeera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
wabula nga bwe kyawandiikibwa nti: “Abo abatategeezebwanga bimufaako balimulaba, n'abatamuwulirangako balimutegeera.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye nga bwe kyawandiikibwa nti Baliraba abatabuulirwanga bigambo bye, Era abataawulira balitegeera.