Romans 15:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga ab'omu Masedoniya ne mu Akayiya baasiima okubaako kye bakuŋŋaanyaawo olw'abatuukirivu abaavu abali e Yeruzaalemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ab’omu Makedoniya ne mu Akaya baasanyuka okuwaayo ku byabwe eri abatukuvu abaavu ab’omu Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ab'e Makedoni n'ab'e Akaya baasiima okuwaayo ebintu eri abaavu ab'omu batukuvu abali e Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'e Makedooniya n'ab'e Akaya baasiima okuwaayo ku byabwe, okuyamba abantu ba Katonda abaavu, abali e Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ab'e Makedoni n'ab'e Akaya baasiima okusolooleza ebintu abaavu ab'omu batukuvu abali Yerusaalemi.