Romans 15:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mmanyi nga bwe ndijja ewammwe, ndijjira mu mukisa mujjuvu ogwa Kristu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era mmanyi nga bwe ndijja gye muli, ndijja n’omukisa gwa Kristo mu bujjuvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era mmanyi nga bwe ndijja gye muli ndijja n'omukisa gwa Kristo nga gutuukiridde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmanyi nti bwe ndijja gye muli, ndijja n'emikisa gya Kristo emijjuvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era mmanyi nga bwe ndijja gye muli ndijja mu mukisa gwa Kristo nga gutuukiridde.