Romans 15:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ntaasibwe abatakkiriza ab'omu Buyudaaya; era n'obuyambi bwe ntwalira abatuukirivu e Yeruzaalemu busiimibwe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
mpone abo abajeemu mu Buyudaaya, n’obuweereza bwange busiimibwe abatukuvu mu Yerusaalemi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ndyoke mpone mu abo abatawulira mu Buyudaaya, n'okuweereza kwange kwe ntwala e Yerusaalemi kusiimibwe abatukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Munsabire mpone abo abatalina kukkiriza abali mu Buyudaaya, era n'abantu ba Katonda abali mu Yerusaalemu, basiime bye mbatwalira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ndyoke mpone mu abo abatawulira mu Buyudaaya, n'okuweereza kwange kwe ntwala e Yerusaalemi kusiimibwe abatukuvu;