Romans 15:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda ng'ayagadde, ndyoke ntuuke ewammwe nga ndi mu ssanyu, mpeereko nga tuli wamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ndyoke nsobole okujja gye muli olw’okwagala kwa Katonda, okuwummulira awamu nammwe, nga ndi musanyufu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olw'okwagala kwa Katonda, ndyoke njije gye muli n'essanyu, mpummulire wamu nammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo nga Katonda ayagadde, ndijja gye muli nga nzijudde essanyu, mpummuleko nga ndi wamu nammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ndyoke njije gye muli n'essanyu olw'okwagala kwa Katonda, mpummulire wamu nammwe.