Romans 2:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sso ekitiibwa, ettendo n'eddembe birifunibwa buli akola obulungi; Omuyudaaya nga y'asooka, Omugereeki n'addako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ekitiibwa n’ettendo n’emirembe biriba ku buli akola ebituufu, okusookera ku Muyudaaya n’oluvannyuma ku Munnaggwanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye ekitiibwa n'ettendo n'emirembe, biribeera ku buli akola obulungi, okusookera ku Muyudaaya era ne ku Muyonaani,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye bonna abakola obulungi, baliweebwa ekitiibwa n'ettendo n'emirembe, ng'Abayudaaya be basooka, ne kuddako ab'amawanga amalala,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye ekitiibwa n'ettendo n'emirembe ku buli akola obulungi, okusookera ki Muyudaaya era ne ku Muyonaani: