Romans 2:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga si nti abawulira obuwulizi Etteeka be batuukirivu, wabula abatuukiriza Etteeka be balifuuka abatuukirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kuba abawulira obuwulizi amateeka, si be bejjeerera eri Katonda, wabula abo abakola bye galagira, be baliweebwa obutuukirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga abawulira obuwulizi amateeka si be batuukirivu eri Katonda, wabula abo abakola amateeka bye galagira be baliweebwa obutuukirivu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga abatuukirivu mu maaso ga Katonda, si be bo abawulira obuwulizi Amateeka, wabula abo abakola bye galagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga abawulira obuwulizi amateeka si be batuukirivu eri Katonda, naye abakola eby'ama teeka be baliweebwa obutuukirivu