Romans 2:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ku lunaku olwo Katonda lw'aliramula ku bwa Yezu Kristu abantu bye baakisa, ng'Evangili yange bw'egamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kino kiribaawo ku lunaku Katonda kw’aliramulira abantu olw’ebyo bye baakisa, ng’enjiri yange bw’eri ku bwa Yesu Kristo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ku lunaku olwo, okusinziira ku njiri yange, Katonda asala omusango gw'ebyama by'abantu ku bwa Yesu Kristo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era okusinziira ku Mawulire Amalungi, ge ntegeeza abantu, ku bwa Yesu Kristo bwe kityo bwe kiriba, ku lunaku Katonda lw'alisalirako abantu omusango olw'ebyo bye baakisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ku lunaku Katonda kw'alisalira omusango gw'ebyama by'abantu ng'enjiri yange bw'eri, ku bwa Yesu Kristo.