Romans 2:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
amanyi ky'ayagala, kubanga oyigirizibwa Etteeka, eyeetwala ng'alowooza ekisinga obulungi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe musoma ebyawandiikibwa muyiga engeri Katonda gy’ayagala mweyise ne muzuula ekituufu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'omanya Katonda by'ayagala, n'osiima ebisinga obulungi, kubanga wayigirizibwa mu mateeka,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omanyi Katonda by'ayagala okole, era wayigirizibwa mu Mateeka okulondawo ekisinga obulungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'omanya by'ayagala, n'osiima ebisinga obulungi, ng'oyigirizibwa mu mateeka,