Romans 2:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
eyeetwala nti ggwe okulembera bamuzibe, atangaaza abali mu nzikiza,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukakasa nga bwe muli abakulembeze b’abazibe b’amaaso, era ettabaaza eri abo bonna abali mu kizikiza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era bw'oba weekakasa ggwe okubeera omusaale w'abazibe b'amaaso, omusana gw'abali mu kizikiza,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okakasa nti oli mukulembeze wa bazibe b'amaaso, era amulisa abali mu kizikiza;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne weetegeera ggwe okubeera omusaale w'abazibe b'amaaso, omusana gw'abali mu kizikiza,