Romans 2:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oyo si Muyudaaya abeera obubeezi Omuyudaaya kungulu, n'okutayirirwa okwa nnamaddala tekuba kwa kungulu na kwa mubiri bubiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okweyisa ng’Omuyudaaya ate nga wakomolebwa, tekikufuula Muyudaaya yennyini.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Omuyudaaya ow'okungulu si ye Muyudaaya; so n'okukomolebwa kw'omubiri okw'okungulu si kwe kukomolebwa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuyudaaya ddala, si y'oyo alabikira ku byokungulu. Era okukomolebwa okw'amazima, si kwe kwo okwokungulu ku mubiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Omuyudaaya ow'okungulu si ye Muyudaaya; so n'okukomolebwa kw'omubiri okw'okungulu si kwe kukomolebwa: