Romans 3:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okusinga kwo asinga mu buli ngeri. Okusookera ddala, bo be baakwasibwa ebigambo bya Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kugasa nnyo mu ngeri nnyingi. Okusookera ddala, Abayudaaya be baateresebwa ebigambo bya Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kugasa nnyo mu bigambo byonna, eky'olubereberye kubanga Abayudaaya baateresebwa ebyo Katonda bye yayogera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kugasa mu ngeri yonna. Okusookera ddala, Abayudaaya be baakwasibwa ekigambo kya Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kugasa nnyo mu bigambo byonna: eky'olubereberye kubanga baateresebwa Katonda bye yayogera.