Romans 3:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga tugamba nti omuntu afuuka mutuukirivu lwa kukkiriza, awatali na bikolwa bya mu Tteeka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo omuntu aweebwa obutuukirivu lwa kukkiriza so si lwa kugoberera mateeka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyetuva tukakasa ng'omuntu aweebwa obutuukirivu lwa kukkiriza sso si lwa kutuukiriza bikolwa bya mu mateeka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tukakasiza ddala nti omuntu aba mutuukirivu lwa kukkiriza, sso si lwa kutuukiriza ebyo Amateeka bye galagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyetuva tubala ng'omuntu aweebwa obutuukirivu lwa kukkiriza awatali bikolwa bya mu mateeka.