Romans 3:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kazzi Katonda wa Bayudaaya bokka? Ab'amawanga si Katonda waabwe?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oba Katonda wa Bayudaaya bokka? Si ye Katonda w’amawanga amalala gonna? Weewaawo nabo Katonda waabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oba Katonda, Katonda wa Bayudaaya bokka? Si Katonda wa b'amawanga n'abo? Weewaawo, era n'aba mawanga n'abo waabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kazzi Katonda wa Bayudaaya bokka? Ab'amawanga amalala bo si waabwe? Ddala nabo waabwe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba Katonda, Katonda wa Bayudaaya? era si Katonda wa ba mawanga? Weewaawo, era wa ba mawanga: