Romans 4:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kwamubalirwa kutya? Ng'amaze okutayirirwa oba nga tannaba? Nga tannaba, si luvannyuma lwa kutayirirwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale, kwamubalirwa kutya? Ng’akomolebbwa oba nga tannakomolebwa? Nedda si ng’akomolebbwa naye nga tannakomolebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale kwabalwa kutya? bwe yali ng'akomoleddwa, nantiki bwe yali nga tannakomolebwa? Si bwe yali ng'akomoleddwa, naye nga tannakomolebwa:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kino kyabaawo ddi? Ng'amaze okukomolebwa, oba nga tannakomolebwa? Tekyabaawo ng'amaze okukomolebwa, wabula nga tannaba kukomolebwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale kwabalwa kutya? bwe yali ng'akomoleddwa, nantiki bwe yali nga tannakomolebwa? si bwe yali ng'akomoleddwa, naye nga tannakomolebwa: