Romans 4:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oba abagoberera Etteeka be baliba abasika, okukkiriza kwa bwereere n'ekisuubizo temuli kantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale obanga baweebwa obusika lw’amateeka, okukkiriza kuba tekugasa, era nga n’ekisuubizo tekirina makulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ab'omu mateeka singa be basika, okukkiriza singa kudibye, era n'okusuubiza singa kuggiddwawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Singa abo abanywerera ku Mateeka g'Ekiyudaaya be baweebwa ebyo Katonda bye yasuubiza, okukkiriza kwandibadde kwa bwereere, n'ebyo Katonda bye yasuubiza tebyandibaddewo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ab'omu mateeka singa be basika, okukkiriza singa kudibye, era n'okusuubiza singa kuggiddwawo: