Romans 4:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti Etteeka liwakula busungu. Etteeka we litali tewaba kusobya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda anyiiga Amateeka ge bwe gatagonderwa. Naye bwe wataba mateeka, tewaba mateeka ga kujeemera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga amateeka galeeta obusungu; naye awatali mateeka, era tewabaawo kwonoona.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga Amateeka gatuleetera okusunguwalirwa Katonda. Naye awatali Mateeka, tewaba kwonoona.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga amateeka galeeta obusungu; naye awatali mateeka, era tewabaawo kwonoona.