Romans 4:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye ne ku lwaffe. Naffe kulitubalirwa ffe abakkiriza oyo eyazuukiza Mukama waffe Yezu Kristu mu bafu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye era naffe, abakkiririza mu oyo eyazuukiza Yesu Mukama waffe mu bafu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye era ne ku lwaffe, abagenda okubalirwa, abakkiriza mu oyo eyazuukiza Yesu Mukama waffe mu bafu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
wabula era ne ku lwaffe. Naffe abakkiriza oyo eyazuukiza Yesu Mukama waffe, tulibalibwa okuba abatuukirivu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye era ne ku lwaffe, abagenda okubalirwa, abakkiriza oyo eyazuukiza Yesu Mukama waffe mu bafu,