Romans 4:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era nga ne Dawudi atenda omukisa omuntu Katonda gw'abala ng'omutuukirivu nga tasinzidde ku bikolwa, nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka Dawudi naye yayogera kye kimu ku muntu ono Katonda gw’awa obutuukirivu obutavudde mu bikolwa bye ng’agamba nti:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ne Dawudi alangirira omukisa ku muntu, Katonda gw'abalira obutuukirivu awatali bikolwa, nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era kino Dawudi kye yategeeza bwe yayogera ku mukisa gw'omuntu, Katonda gw'abala okuba omutuukirivu awatali by'akoze. Agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nga Dawudi bw'ayogera omukisa gw'omuntu, Katonda gw'abalira obutuukirivu awatali bikolwa, nti