Romans 5:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibi kyaliwo mu nsi okutuusa etteeka lwe lyajja; naye ekibi tekibalibwa etteeka we litali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekibi kyaliwo mu nsi ng’amateeka tegannabaawo. Kyokka Katonda teyagamba nti be balina okuvunaanyizibwa olw’ebibi byabwe, kubanga Amateeka gaali tegannabeerawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kituufu ekibi kyaliwo mu nsi nga amateeka teganaweebwa, naye ekibi tekibalibwa, awatali mateeka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddala ekibi kyaliwo mu nsi ng'Amateeka tegannateekebwawo. Era awatali tteeka, tewali avunaanibwa kibi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga okutuusa ku mateeka ekibi kyali mu nsi: naye ekibi tekibalibwa, awataba mateeka.