Romans 6:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye magoba ki ge mwaggya mu ebyo kati ebibakwasa n'ensonyi? Tebireeta kirala wabula lumbe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale mwagasibwa ki mu kukola ebintu ebyo, ebibaleetera ensonyi? Enkomerero yaabyo kufa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale bibala ki bye mwalina mu biro biri eby'ebigambo ebibakwasa ensonyi kaakano? Kubanga enkomerero yaabyo kufa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale kalungi ki ke mwaggya mu kukola ebyo ebibakwasa ensonyi kaakano? Ebyo bireeta kufa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale bibala ki bye mwalina mu biro biri eby'ebigambo ebibakwasa ensonyi kaakano? kubanga enkomerero yaabyo kufa.