Romans 6:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti empeera y'ekibi, lumbe; naye ekirabo kya Katonda, bulamu obutaggwaawo mu Kristu Yezu Mukama waffe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Empeera y’ekibi kwe kufa, naye ekirabo kya Katonda, bwe bulamu obutaggwaawo mu Yesu Kristo Mukama waffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga empeera y'ekibi kwe kufa; naye ekirabo eky'obuwa ekya Katonda bwe bulamu obutaggwaawo mu Kristo Yesu Mukama waffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Empeera y'ekibi kufa, naye ekirabo kya Katonda bwe bulamu obutaggwaawo, bwe tufuna mu Kristo Yesu Mukama waffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga empeera y'ekibi kwe kufa; naye ekirabo kya Katonda bwe bulamu obutaggwaavo mu Kristo Yesu Mukama waffe.